Nze sigenda kukiriza nguzi mu Palamenti -Oboth Oboth
Sipiika omuggya Jacob Oboth-Oboth yeeyamye okukulembera palamenti etaliimu nguzi, n’asuubiza obwerufu n’obuvunaanyizibwa…
ABEEGWANYIZA OBWA SIPIIKA NEKY’OMUMYUKA BATEDEYO OKUSABA KWABWE
Banna kibiina ki NRM abeegwanyiza obwa Sipiika wa Parliament n’omumyuka enkoko bagikutte…
Poliisi e Mubende etandise omuyiggo ku banyazi abaamenye emmotoka n’ebabba obukadde 100
Poliisi e Mubende etandise omuyiggo ku banyazi abatannategeerekeka abaamenye emmotoka nebanyagamu ensimbi…
Tewali kuyita mukamoli ku kifo kya Sipiika wa Palamenti
Ekibiina ki NRM kiyise ababaka abaagala ekifo kya Sipiika wa Palamenti n’omumyuka…
Pulezidenti Museveni Yetabye Mu mwoleso gw’ebyobulambuzi ogwa Pearl of Africa Tourism Expo 2026
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olwaleero yeetabye mu mwoleso gw’ebyobulambuzi ogwa Pearl of…
Gavumenti erabudde Bannayuganda okwetegekera ebbeeyi y’amafuta okulinnyisibwa
Minisitule y’amasannyalaze n’eby’obuggagga bw’omu ttaka egumizza eggwanga nti amafuta ga Uganda gakusigala…
Abawala abali wakati w’emyaka 6 ne 12 abasoma bangi okusinga abalenzi
Omuwendo gw’abantu abakola emirimu gi ‘Mmere ya leero’ abalina emyaka 15 n’okudda…
Temuwubisibwa abantu bateeka byabufuzi mu kulwanyisa Ebola-Dr Diana Atwine
Omuwandiisi ow’enkalakkalira mu minisitule y’ebyobulamu, Dr Diana Atwine akakasizza eggwanga nti Gavumenti…
Okulonda Sipiika wa KCCA kubadde kwabunkenke ku City Hall
Kansala wa Nakawa West kulukiikolwa KCCA, munna NUP John Mary Ssebuufu awangudde…
Ronald Balimwezo asekeredde Bannakampala abatandise okumulwanyisa nti aliwo nga kifaananyi kubwa Loodi mmeeya
Ronald Balimwezo Nsubuga alayiziddwa nga Loodi meeya wa Kampala ku City Hall.…

