Omusajja afumise omutuuze ekiso naaffa
Poliisi e Wakiso etandise okunoonyereza ku musango gw’obubbi obw’amaanyi ogwabaddewo mu matumbi budde nga 1 May 2026 ku kyalo Nakuwadde. Kigambibwa nti omugenzi yalumbiddwa omusajja atategeerekese ng’akutte ejambiya, n’abba essimu…
Mathias Mpuuga agenze mu kkooti ya Ssemateeka okuwakanya okulonda kwa bonna okwa 2026
Mathias Mpuuga alaze nti ekibiina kye kyawaaba mu kkooti ya Ssemateeka nga bawakanya okulonda kwa bonna okwa 2026 Ekibiina kyebyobufuzi ekya Democratic Front kitegeezezza nga bw'ekimaze edda okutwaala akakiiko ke…
KCCA ereeta Bbaasi zamasanyalaze okugoba empewo embi mu Kampala
Bannauganda bonna nadala bannakampala bakubirizidwa okukwatira awamu mukulwanyisa empewo embi eyegirisiza mu bwengula, nga eno yabula ddala eri obulamu bwo muntu. Empewo embi eno ereteebwa ebikaka ebiva mu bidduka ebikozesa…
OBULWADDE BWA LUKUSENSE LWEYONGEDDE MUBAANA MU Disitulikiti EZENJAWULO.
BIRANGIRIDWA MINSTRY YE BYOBULAMU MUGWANGA.Bya Mugula Dann Minisitule y’Ebyobulamu erabudde ku ndwande y'olukusense olubalusewo muggwanga mu baana abato mu bitundu eby’enjawulo mu ggwanga, era n’esaba bannayuganda okwongera okwekuuma n’okwetaba mu…
okuttunka ku kifo ky’obwa Ssentebe bwa disitulikiti y’ekikuube NRM eyise abakyagala
Ekibiina ki Nrm olunaku olwaleero kirangiridde enteekateeka y'okukima empapula ku kifo ky'okujuzza eyali Ssentebe wa disitulikiti e Kikube peter Banura nga enteekateeka eno yakutandika okukima empapula eno nga etandise olunaku…
Abasuubuzi abakosebwa amataba mu Kampala batabukidde Ssaabaduumizi wa Poliisi ne Ssaabaminisita
Abasuubuzi abegatira mukibiina ki Federation of uganda traders association FUTA ekikulemberwa John kabanda enkya ya leero babukereza kookolo kukitebe kya police e naguru okugenda okulaga obutali bumativu bwabwe olw'ensimbi ezabawebwa…
Akulira abakozi ba gavumenti alangiridde ennongoosereza empya eri abakozi ba gavumenti
Akulira abakozi ba gavumenti alangiridde ennongoosereza empya eri abakozi ba gavumenti Lucy Nakyobe Akulira abakozi ba gavumenti era omuwandiisi wa kabineti Muky Lucy Nakyobe alangiridde ennongoosereza mu bakozi ba gavumenti…
GAVUMENTI YAGENDA MU MAASO N’OKUSSA MU NKOLA EKIRAGIRO KY’EBYOBUSUUBUZI MU BIBUGA
Minisita wa Gavumenti ez’ebitundu, Owek. Raphael Magyezi alaze nti oluvannyuma lw’olukiiko lwa kabineti olwatudde nga April 27, 2026, mu State House, Entebbe, kabineti mu magezi gaayo yakuuma okussa mu nkola…
Tulina okulwana ennyo okukomyawo demokulasiya n’okununula eggwanga Uganda-FDC
Ekibiina ki FDC kyeweze okugenda mu maaso n’olutalo lwakyo olw’okununula Uganda mu byobufuzi wadde nga kyavuddemu bubi mu kulonda kwa bonna okw’omwaka guno. Bwabadde ayogerako ne bannamawulire ku kitebe ky’ekibiina…
Omubaka omulonde wa Kalungu East alabiseeko mu kkooti ya Buganda Road ku misango gy’okubba kateni
Omubaka omulonde wa Kalungu East, Yusuf Kiruluuta Nkeretanyi alabiseeko mu kkooti ya Buganda Road Chief Magistrate’s Court ku misango gy’okubba kateni ezibalirirwamu obuwumbi busatu n’obukadde 700 ez’omusuubuzi Hajj Sulaiman Lwabuuka.…

