Pulezidenti Museveni Yetabye Mu mwoleso gw’ebyobulambuzi ogwa Pearl of Africa Tourism Expo 2026
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olwaleero yeetabye mu mwoleso gw’ebyobulambuzi ogwa Pearl of Africa Tourism Expo 2026 ogw’omulundi ogw’ekkumi ku Speke Resort Munyonyo, n’akakasa nti Gavumenti yeewaddeyo okutumbula eby’obulambuzi ng’ekikulu ekiviirako…
Abawala abali wakati w’emyaka 6 ne 12 abasoma bangi okusinga abalenzi
Omuwendo gw’abantu abakola emirimu gi ‘Mmere ya leero’ abalina emyaka 15 n’okudda waggulu gukendedde okusinziira ku alipoota ya UBOS efulumye olwaleero nga guno gusse n’ebitundu 4 n’obutundu 6 ku buli…
Temuwubisibwa abantu bateeka byabufuzi mu kulwanyisa Ebola-Dr Diana Atwine
Omuwandiisi ow’enkalakkalira mu minisitule y’ebyobulamu, Dr Diana Atwine akakasizza eggwanga nti Gavumenti etaddewo enkola ez’amaanyi ez’okwetegekera n’okuddamu oluvannyuma lw’okuzuula abalwadde babiri abayingira mu ggwanga n'ekilwadde ki Ebola e Bundibugyo nga…
Okulonda Sipiika wa KCCA kubadde kwabunkenke ku City Hall
Kansala wa Nakawa West kulukiikolwa KCCA, munna NUP John Mary Ssebuufu awangudde ekifo ky'Obwasipiika bwa Kkanso ya Kampala Capital City Authority KCCA nga awangudde munna NRM, Ali Kalule. Ssebuufu afunye…
Ronald Balimwezo asekeredde Bannakampala abatandise okumulwanyisa nti aliwo nga kifaananyi kubwa Loodi mmeeya
Ronald Balimwezo Nsubuga alayiziddwa nga Loodi meeya wa Kampala ku City Hall. Ekirayiro kino kyakoleddwa omulamuzi Ritah Neumbe Kidasa, akulira kkooti ya Buganda Road. Omulabirizi Michael Kyazze, asoose kusabira ntebe…
Balinze kiwedde n’ebalyoka bavaayo okugabana-Mao
Ssenkaggale wa Democratic Party, Norbert Mao akolokose abavuddeyo okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa Palamenti oluvannyuma lw’ebyatuuse ku Anita Among abadde mu kifo kino era nga abadde ayagala kukyeddiza. Mao…
Paalamenti ey’ekkumi n’ebiri yeetaaga omumyuka wa Sipiika asigala ku mulamwa omwetegefu okuweereza-Marshall
Omubaka owa Disitulikiti y’e Jonam County Marshall Alenyo alangiridde okuvuganya ku kifo ky’omumyuka wa Sipiika wa Palamenti ey’ekkumi n’ebiri, nga yeeyama okuzza obwesige bw’abantu mu lukiiko nga bayita mu kulwanyisa…
Olutalo ku kifo kya Sipiika wa KCCA mu kibiina ki NUP
Bakansala ba NUP abagenda okukiika kulukiiko lwa Kampala Capital City Authority KCCA balonze John Mary Ssebuwuufu ng'agenda okukwatira bendera y’ekibiina ku kifo kya Sipiika wa KCCA mu kisanja kya 2026–2031.…
Katikkiro wa Buganda akubirizza Bannabuddu okwettanira ebibiina
Katikkiro Charles Peter Mayiga akubirizza Bannabuddu okwettanira ebibiina by’obwegassi baganyulwe mu birungi enkumu ebibirimu omuli; okwanguyirwa mu kufuna ensimbi z’okwejjanjaba, okufuna ebisale by'essomero, okuba n'amaka amalungi, okukola emikwano n’ebirala. Mu…
KCCA eweze mbagirawo okusimba ebidduka ku nguudo
Ekitongole ki KCCA kiweze mbagirawo okusimba ebidduka ku nguudo omuli Kampala ne Jinja Road okutandikira ku nkulungo ya Entebbe Road okutuuka welwegattira ku Jinja Road ne Yusuf Lule Road okuliraana…

