Kansala Katawera Erieza Balwaine alayiziddwa okuba Executive Secretary for Finance and Administration

Bakansala kulukiiko lwa Kampala Capital balonze Kansala Katawera Ericza nga Executive Secretary for Finance and Administration mu kkanso etudde ku Imperial Royal hotel wano mu Kampala. Katawera olumaze okulayira nawera…

UNEB eyongezeddwayo nsalesale wa abayizi abagenda okutula ebigezo abatanaba kwewandiisa

UNEB eyongezeddwayo nsalesale wa abayizi abagenda okutula ow’okwewandiisa mu bigezo bya PLE, UCE, ne UACE ebya 2026 okutuuka nga June 30.  Ssabawandiisi wa UNEB Daniel OdongO nga ali ku Media…

Mukasa Mbidde alangiridde waakuvuganya kubwa Ssenkaggale wa DP

Omumyuka wa Ssenkaggale wa DP mu ggwanga,  Fred Mukasa Mbidde  alangiridde mu butongole nti waakuvuganya ku kya Ssenkaggale w'ekibiina mu Ttabamiruka w'ekibiina addako. Mbidde agambye nti agenda kutandika okutalaaka eggwanga…

Meeya w’e Nakawa ne Bakkansala b’e balayiziddwa

Meeya w'e Nakawa ne Bakkansala b'e balayiziddwa Abagala obwa sipiika beeswanta 26/5/2026 Omulamuzi wa kkooti y'e Nakawa Allan Mpiirwe Gakyalo alayizza meeya w'e Gombolola y'e Nakawa Ali Bukeni (Nubian Li…

BA MEEYA MU DIVIZONI YA KAMPALA, BA KKANSA BALAYIDDWA ​​NGA Ekisanja EKIPYA KITADISE

26/5/2026 BA MEEYA MU DIVIZONI YA KAMPALA, BA KKANSA BALAYIDDWA ​​NGA Ekisanja EKIPYA KITADISE Bameeya ba divizoni ne bakansala abaakalondebwa mu Kampala baalayiziddwa mu ofiisi wiiki eno, nga batandise ekisanja…

Katonda agya abanaku mufuufu nabatuza nabalagira-Faridah Nakabugo

Loodi mmeeya wa Kampala Ronald Nsubuga Balimwezo alonze akakiiko ke aka City Executive Committee, nga abakyala bebatwala ebifo by’obukulembeze obw’oku ntikko mu kabineti y’ekibuga empya. OMUMYUKA WA LOODI MMEEYA Faridah…

Nze sigenda kukiriza nguzi mu Palamenti -Oboth Oboth

Sipiika omuggya Jacob Oboth-Oboth yeeyamye okukulembera palamenti etaliimu nguzi, n’asuubiza obwerufu n’obuvunaanyizibwa obusingawo mu Lukiiko. Oboth-Oboth agamba nti palamenti egenda kusigala nga nzigule eri emikutu gy’amawulire okwekenneenya, n’agamba nti abakulembeze…

ABEEGWANYIZA OBWA SIPIIKA NEKY’OMUMYUKA BATEDEYO OKUSABA KWABWE

Banna kibiina ki NRM abeegwanyiza obwa Sipiika wa Parliament n’omumyuka enkoko bagikutte mumwa okugenda ku kitebbe ky’ekibiina kyabwe ku Kyadondo Road mu Kampala okussaamu okusaba kwabwe eri akakiiko k’ekibiina ak’ebyokulonda.…

Poliisi e Mubende etandise omuyiggo ku banyazi abaamenye emmotoka n’ebabba obukadde 100

Poliisi e Mubende etandise omuyiggo ku banyazi abatannategeerekeka abaamenye emmotoka nebanyagamu ensimbi obukadde 100 be ddu! Poliisi etegeezezza nti ababbi bwebaalabye nga poliisi ebatwala entatinda kwekunyugunyaako enzimbi ezimu olwo nebadduka…

Tewali kuyita mukamoli ku kifo kya Sipiika wa Palamenti

Ekibiina ki NRM  kiyise ababaka abaagala ekifo kya Sipiika wa Palamenti n’omumyuka we okuteekamu okusaba kwabwe. obutasukka nkya nga 23 ku ssaawa 11 ez’olweggulo.Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu NRM Dr. Tanga…