Wakati mu kulindirira sente z’akameeza abakyala mukole nnyo-omubaka Amelia

Abakyala bonna mu ggwanga bakubirizidwa okutunulira ebyo ebiyinza okuvirako business zabwe okufa babyewale basobole okusingala nga bakola olwo ggwanga liryoke…

GAVUMENTI YAGENDA MU MAASO N’OKUSSA MU NKOLA EKIRAGIRO KY’EBYOBUSUUBUZI MU BIBUGA

Minisita wa Gavumenti ez’ebitundu, Owek. Raphael Magyezi alaze nti oluvannyuma lw’olukiiko lwa kabineti olwatudde nga April 27, 2026, mu State…

muguladan2024@gmail.com

Ekirwadde kya Ebola kyongedde okuwanika amatanga

Ekirwadde kya Ebola kyongedde okuwanika amatanga nga kikakasiddwa nti kyesozze Kampala ne Wakiso. Okusinziira ku batwala eby'obulamu mu ggwanga, abantu…

- Advertisement -
Ad imageAd image

OMUKISA OMUNENE! UPDF Etaddewo Ennaku z’okuyingiza abavubuka mu Magye mu ggwanga lyonna.

5/6/2026 Eggye lya UPDF lilangiridde omulimu gw’okuwandiika abantu 10,200 abagala okuyingira amgye mu ggwanga lyonna okuva nga July 20 okutuuka nga August 1, 2026, era ne kirabula abasaba ssente eri…

Gavumenti erabudde kulunaku lw’abazira tekuli bikujjuko

Nga 9 June 2026, Uganda etegese  ebikujjuko by'okujaguza olunaku lw'abazira olw'emyaka 37 mu mu maka gw'obwa Pulezidenti Entebbe mu ngeri ya ssaayansi.   Minisita Milly Babirye Babalanda Nga ayogerako mu olukung'aana…

Ababaka ba NUP bazize olutuula lwa Palamenti Pulezidenti M7 lw’agenda okwetabamu

Ababaka ba Palamenti ab’ekibiina ki @NUP_Ug  bategeezezza nga bwebazize olutuula lwa Palamenti olwaleero Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni mwagenda okwogererako eri eggwanga mu butongole. Ayogerera oludda oluvuganya gavumenti era omubaka…

Olutalo wakati wa Dr Muganga n’amyuka Sipiika wa Palamenti, Thomas Tayebwa lukyalanda.

Amyuka Cansala wa Victoria University, ReachDrMuganga   avuddemu omwasi ku by’obutuuze bwe obutankanibwa nga buno kuliko obwa Rwanda, Canada ne Uganda. Dr, Muganga ategeezezza nti kino ssi kyekyamulemessa okukakasibwa ku Bwaminisita…

Abadde omubaka wa America asiibuddwa Pulezidenti M7

Abadde omubaka wa America mu Uganda, H.E. William W. Popp amalirizza emirimu gye mu Uganda era asiibulwa mu butongole nga asiibuddwa omukulembeze w’eggwanga KagutaMuseveni . Omukolo gw’okumusiibula gubadde mu maka…

Omugagga nayini Ovino Shopping mall awabidde abapangisa mu kkooti

Omugagga nayini kizimbe kya Ovino Shopping mall awabidde abapangisa mu kkooti ng’abalumiriza okulonda akakiiko nga takkirizza. Akakiiko kano kaalondebwa oluvannyuma lw’olukiiko okudukanya n'okuma ekizimbe kino nga kiri mumbeera nungi  Kyadaaki…

Entaana ya Paul Kafeero

Entaana y’omuyimbi, Paul Kafeero esimiddwa enkya ya leero nebafuna ekitundu ku bisigalira bye nga kino kya kukozesebwa okukebera endagabutonde okusala eggoye ku baana ba Kafeero n’abatali. Bino bikakasiddwa minisita Balaam…

Kitalo!

Omuyimbi David Sifaayo aka Master Parrot afudde.Ono atomeddwa nafiirawo. ku Northern Bypass e Masanafu.

Kansala Katawera Erieza Balwaine alayiziddwa okuba Executive Secretary for Finance and Administration

Bakansala kulukiiko lwa Kampala Capital balonze Kansala Katawera Ericza nga Executive Secretary for Finance and Administration mu kkanso etudde ku Imperial Royal hotel wano mu Kampala. Katawera olumaze okulayira nawera…

UNEB eyongezeddwayo nsalesale wa abayizi abagenda okutula ebigezo abatanaba kwewandiisa

UNEB eyongezeddwayo nsalesale wa abayizi abagenda okutula ow’okwewandiisa mu bigezo bya PLE, UCE, ne UACE ebya 2026 okutuuka nga June 30.  Ssabawandiisi wa UNEB Daniel OdongO nga ali ku Media…