Omumyuka wa Ssenkaggale wa DP mu ggwanga, Fred Mukasa Mbidde alangiridde mu butongole nti waakuvuganya ku kya Ssenkaggale w’ekibiina mu Ttabamiruka w’ekibiina addako.

Mbidde agambye nti agenda kutandika okutalaaka eggwanga nga yeebuuza ku bannakibiina ku kirowoozo kye kino.
Bya Mugula Dan


