Ababaka ba NUP bazize olutuula lwa Palamenti Pulezidenti M7 lw’agenda okwetabamu

muguladan2024@gmail.com
0 Min Read

Ababaka ba Palamenti ab’ekibiina ki @NUP_Ug  bategeezezza nga bwebazize olutuula lwa Palamenti olwaleero Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni mwagenda okwogererako eri eggwanga mu butongole.

Ayogerera oludda oluvuganya gavumenti era omubaka omukyala ow’e Mukono, @SheilahAmaniyo ategeezezza nti bakkaanyizza obuteetaba mu lutuula lwaleero nga bagamba nti gavumenti erina bingi byetannaba kutuukiriza omuli n’okugaana okuyimbula abasibe b’ebyobufuzi abavundira mu makomera.

Bya Mugula Dan

Share This Article
Leave a Comment