Akulira abakozi ba gavumenti alangiridde ennongoosereza empya eri abakozi ba gavumenti

Akulira abakozi ba gavumenti alangiridde ennongoosereza empya eri abakozi ba gavumenti Lucy Nakyobe Akulira abakozi ba gavumenti era omuwandiisi wa kabineti Muky Lucy Nakyobe alangiridde ennongoosereza mu bakozi ba gavumenti…

muguladan2024@gmail.com

GAVUMENTI YAGENDA MU MAASO N’OKUSSA MU NKOLA EKIRAGIRO KY’EBYOBUSUUBUZI MU BIBUGA

Minisita wa Gavumenti ez’ebitundu, Owek. Raphael Magyezi alaze nti oluvannyuma lw’olukiiko lwa kabineti olwatudde nga April 27, 2026, mu State House, Entebbe, kabineti mu magezi gaayo yakuuma okussa mu nkola…

muguladan2024@gmail.com

Tulina okulwana ennyo okukomyawo demokulasiya n’okununula eggwanga Uganda-FDC

Ekibiina ki FDC kyeweze okugenda mu maaso n’olutalo lwakyo olw’okununula Uganda mu byobufuzi wadde nga kyavuddemu bubi mu kulonda kwa bonna okw’omwaka guno. Bwabadde ayogerako ne bannamawulire ku kitebe ky’ekibiina…

muguladan2024@gmail.com

Omubaka omulonde wa Kalungu East alabiseeko mu kkooti ya Buganda Road ku misango gy’okubba kateni

Omubaka omulonde wa Kalungu East, Yusuf Kiruluuta Nkeretanyi alabiseeko mu kkooti ya Buganda Road Chief Magistrate’s Court ku misango gy’okubba kateni ezibalirirwamu obuwumbi busatu n’obukadde 700 ez’omusuubuzi Hajj Sulaiman Lwabuuka.…

muguladan2024@gmail.com

Abajaasi b’eggye lya UPDF bana basimbiddwa mu Kkooti y’amagye e Makindye

Abaserikale b’eggye lya UPDF 4 okuli Brig. Gen James Barigye Ruheesi, Col. David Ocitti Kidega, Maj Innocent Kikongo Mugumya, ne Capt. Kenneth Labwon Kinyera basimbiddwa mu kkooti y’amagye e Makindye…

muguladan2024@gmail.com