Bannansi ba Nigeria babiri bakwatiddwa Poliisi y’ensi yonna wano mu Uganda

Bannansi ba Nigeria babiri bakwatiddwa ku biteeberezebwa nti bakukusa enjaga nebagitundira mu Uganda. Bano Poliisi y’ensi yonna ebakwatidde Kisoro mu ggombolola ya Nyakabande mu muluka gwe Gasiza ng’okukwatibwa kiddiridde abatuuze…

Bannansi ba Rwanda Babiri bakaligiddwa ekibonerezo kya kusibwa emyaka 3

OMWEZI 5/5/2026 Bya Mugula Dan Bannansi ba Rwanda babiri, Festo Katanye Mugabe ne Nathan Karamuzi Kadogo ababadde balimba abantu nti balina eddagala eriwonya mukenenya era nebalibaguza obuwanana bw’ensimbi bakaligiddwa ekibonerezo…

Enteekateeka za Museveni okulayira ziwadde

Minisitule evunanyizibwa ku nsonga zo mukulembeze we ggwanga efulumiza entekateka ezinagobererwa nga omukulembeze we ggwanga Kaguta Yoweri Museveni alayira okukulembera Uganda ekisanjja ekyo musanvu. Nga emikolo egy'okulayira gyakubawo nga 12…

Abantu musanvu bafiiridde mu kabenje e Nwoya akaabaddemu bbaasi ya Nile Star

Abantu musanvu bafiiridde mu kabenje e Nwoya akaabaddemu bbaasi ya Nile Star Omwezi gwokutaano 4, 2026 Abantu musanvu bakakasiddwa nga bafudde oluvanyuma lw’akabenje akagudde ku luguudo akatta abantu nga kazingiramu…

Hajjati Sharifah Buzeki Alabudde Bannakampala ku Kasasiro

Ssenkulu w'ekitongole ki kcca hajjat Sharifah Buzeki alabudde abagufudde omugano okwesuulirayo ogw'anagamba mukweyonja n'ebakakana nga babeera mubifo ebikyaafu ebisobola n'okubalwaaza nga bwekiri ekyobulabe kubulamu . Ono asinzidde mukuyonja abatuuze okuyita…

Omusajja afumise omutuuze ekiso naaffa

Poliisi e Wakiso etandise okunoonyereza ku musango gw’obubbi obw’amaanyi ogwabaddewo mu matumbi budde nga 1 May 2026 ku kyalo Nakuwadde. Kigambibwa nti omugenzi yalumbiddwa omusajja atategeerekese ng’akutte ejambiya, n’abba essimu…

Mathias Mpuuga agenze mu kkooti ya Ssemateeka okuwakanya okulonda kwa bonna okwa 2026

Mathias Mpuuga alaze nti ekibiina kye kyawaaba  mu kkooti ya Ssemateeka nga bawakanya okulonda kwa bonna okwa 2026 Ekibiina kyebyobufuzi ekya Democratic Front kitegeezezza nga bw'ekimaze edda okutwaala akakiiko ke…

KCCA ereeta Bbaasi zamasanyalaze okugoba empewo embi mu Kampala

Bannauganda bonna nadala bannakampala bakubirizidwa okukwatira awamu mukulwanyisa empewo embi eyegirisiza mu bwengula, nga eno yabula ddala eri obulamu bwo muntu. Empewo embi eno ereteebwa ebikaka ebiva mu bidduka ebikozesa…

muguladan2024@gmail.com

okuttunka ku kifo ky’obwa Ssentebe bwa disitulikiti y’ekikuube NRM eyise abakyagala

Ekibiina ki Nrm olunaku olwaleero kirangiridde enteekateeka y'okukima empapula ku kifo ky'okujuzza eyali Ssentebe wa disitulikiti e Kikube  peter Banura nga enteekateeka eno yakutandika okukima empapula eno nga etandise olunaku…

muguladan2024@gmail.com

Abasuubuzi abakosebwa amataba mu Kampala batabukidde Ssaabaduumizi wa Poliisi ne Ssaabaminisita

Abasuubuzi abegatira mukibiina ki Federation of uganda traders association FUTA ekikulemberwa John kabanda enkya ya leero babukereza kookolo kukitebe kya police e naguru okugenda okulaga obutali bumativu bwabwe olw'ensimbi ezabawebwa…

muguladan2024@gmail.com