Abadde omubaka wa America asiibuddwa Pulezidenti M7

Abadde omubaka wa America mu Uganda, H.E. William W. Popp amalirizza emirimu gye mu Uganda era asiibulwa mu butongole nga asiibuddwa omukulembeze w’eggwanga KagutaMuseveni . Omukolo gw’okumusiibula gubadde mu maka…

Omugagga nayini Ovino Shopping mall awabidde abapangisa mu kkooti

Omugagga nayini kizimbe kya Ovino Shopping mall awabidde abapangisa mu kkooti ng’abalumiriza okulonda akakiiko nga takkirizza. Akakiiko kano kaalondebwa oluvannyuma lw’olukiiko okudukanya n'okuma ekizimbe kino nga kiri mumbeera nungi  Kyadaaki…

Entaana ya Paul Kafeero

Entaana y’omuyimbi, Paul Kafeero esimiddwa enkya ya leero nebafuna ekitundu ku bisigalira bye nga kino kya kukozesebwa okukebera endagabutonde okusala eggoye ku baana ba Kafeero n’abatali. Bino bikakasiddwa minisita Balaam…

Ekirwadde kya Ebola kyongedde okuwanika amatanga

Ekirwadde kya Ebola kyongedde okuwanika amatanga nga kikakasiddwa nti kyesozze Kampala ne Wakiso. Okusinziira ku batwala eby'obulamu mu ggwanga, abantu 9 bebaakazuulwamu ekirwadde kino nga 9 baasangiddwa Kampala ate omu…

Kansala Katawera Erieza Balwaine alayiziddwa okuba Executive Secretary for Finance and Administration

Bakansala kulukiiko lwa Kampala Capital balonze Kansala Katawera Ericza nga Executive Secretary for Finance and Administration mu kkanso etudde ku Imperial Royal hotel wano mu Kampala. Katawera olumaze okulayira nawera…

UNEB eyongezeddwayo nsalesale wa abayizi abagenda okutula ebigezo abatanaba kwewandiisa

UNEB eyongezeddwayo nsalesale wa abayizi abagenda okutula ow’okwewandiisa mu bigezo bya PLE, UCE, ne UACE ebya 2026 okutuuka nga June 30.  Ssabawandiisi wa UNEB Daniel OdongO nga ali ku Media…

Mukasa Mbidde alangiridde waakuvuganya kubwa Ssenkaggale wa DP

Omumyuka wa Ssenkaggale wa DP mu ggwanga,  Fred Mukasa Mbidde  alangiridde mu butongole nti waakuvuganya ku kya Ssenkaggale w'ekibiina mu Ttabamiruka w'ekibiina addako. Mbidde agambye nti agenda kutandika okutalaaka eggwanga…

Meeya w’e Nakawa ne Bakkansala b’e balayiziddwa

Meeya w'e Nakawa ne Bakkansala b'e balayiziddwa Abagala obwa sipiika beeswanta 26/5/2026 Omulamuzi wa kkooti y'e Nakawa Allan Mpiirwe Gakyalo alayizza meeya w'e Gombolola y'e Nakawa Ali Bukeni (Nubian Li…

BA MEEYA MU DIVIZONI YA KAMPALA, BA KKANSA BALAYIDDWA ​​NGA Ekisanja EKIPYA KITADISE

26/5/2026 BA MEEYA MU DIVIZONI YA KAMPALA, BA KKANSA BALAYIDDWA ​​NGA Ekisanja EKIPYA KITADISE Bameeya ba divizoni ne bakansala abaakalondebwa mu Kampala baalayiziddwa mu ofiisi wiiki eno, nga batandise ekisanja…

Katonda agya abanaku mufuufu nabatuza nabalagira-Faridah Nakabugo

Loodi mmeeya wa Kampala Ronald Nsubuga Balimwezo alonze akakiiko ke aka City Executive Committee, nga abakyala bebatwala ebifo by’obukulembeze obw’oku ntikko mu kabineti y’ekibuga empya. OMUMYUKA WA LOODI MMEEYA Faridah…