Kansala wa Nakawa West kulukiikolwa KCCA, munna NUP John Mary Ssebuufu awangudde ekifo ky’Obwasipiika bwa Kkanso ya Kampala Capital City Authority KCCA nga awangudde munna NRM, Ali Kalule.


Ssebuufu afunye obululu 18, Kalule naafuna 16 ate nga akalulu akamu kabadde kafu.

Nicholas Kwarijja
Wa Sipiika wa Kkanso ya KCCA , amyuka Ssebuwuffu .
Namazzi owa NUP afunye obululu 20 ate Nicholas Kwarijja owa NRM n’afuna 15.

Namazzi awangudde


