Omugagga nayini kizimbe kya Ovino Shopping mall awabidde abapangisa mu kkooti ng’abalumiriza okulonda akakiiko nga takkirizza. Akakiiko kano kaalondebwa oluvannyuma lw’olukiiko okudukanya n’okuma ekizimbe kino nga kiri mumbeera nungi

Kyadaaki abasuubuzi abakakalabiza mukizimbe ki Ovino Shopping mall balonda olukiiko olugenda okudukanya ekizimbe kinno oluvanyuma aba Trippati company okulemererwa okukidukanya mubulungi.
Ebifo ebyalondebwa bisuka mubitaano nga abalondebwa kuliko chairman wekizimbe kinno Francis kawooya nga yagenda era okulemberamu entekateka yokutereza ekifo kinno.nga wakuyambibwako omumyukawe mwesiga Patrice
Mukwogera kwe asimye abayinako emigabo kukizimbe kinno okwetaba mulukiko era nategezza abalondedwa okumanya nti omulimo gwebatandise sigwamuzanyo wabula nga bayina kwatira wamu okutusa nga baweredwa obwananyini kyekyo kyebasasula.

Agaba moses nga yalondedwa kukyobwogezi bwekizimbe kinno yebaziza ssentebe wekizimbe kinno Francis kawoya eyasoka okuvayo nabalaga obwananyini kukizimbe kinno nga kati agamba bakutereza ekizimbe kinno kubanga ebanga deene nga tekifibwako.
John kabanda ssentebe Wabasubuzi abegatira mu federation of Uganda traders association FUTA era nga yakulembedemu okubiriza okulonda kuno,asimye balandi lord okusa ekimu okulaba nga batwala ekifo mumaaso okukitereza nabakubiriza okuwere za oburungi era nabategezza nti ye nga omukulembezze baliwo kulaba abasubuzi nga bafuna emirembe.
bya Mugula Dan


