KCCA eweze mbagirawo okusimba ebidduka ku nguudo
Ekitongole ki KCCA kiweze mbagirawo okusimba ebidduka ku nguudo omuli Kampala ne Jinja Road okutandikira ku nkulungo ya Entebbe Road okutuuka welwegattira ku Jinja Road ne Yusuf Lule Road okuliraana…
Olutalo wakati wa Basuubuzi ne omugagga nayini Ovino Shopping Mall
Kyadaaki abasuubuzi abakakalabiza mukizimbe ki Ovino Shopping mall balonze olukiiko olugenda okudukanya ekizimbe kinno oluvanyuma aba Trippati company okulemererwa okukidukanya mubulungi. Okulonda kunno kukoledwa olwo'bukyafu obuyitiridde mukizimbe kinno omuli okwonona…
Wakati mu kulindirira sente z’akameeza abakyala mukole nnyo-omubaka Amelia
Abakyala bonna mu ggwanga bakubirizidwa okutunulira ebyo ebiyinza okuvirako business zabwe okufa babyewale basobole okusingala nga bakola olwo ggwanga liryoke lyongere okubenyumirizamu. Omubaka omulonde owa Mawokota eya mambuka Ameria Kyambadde…
KCCA erabudde abasuubuzi abaafuumuulwa ku nguudo obutetantala kudda -Buzeki
Ssenkulu wa KCCA hajjati Sharifah Buzeki alabudde abasuubuzi abaafuumuulwa ku nguudo n’embalaza z’ebizimbe mu kibuga obutetantala n’omulundi n’ogumu okudda kubanga anaakwatibwako kaakumujjuutuka. Buzeki agambye nti okuva enteekateeka ya Trade Order…
URBAN DEVELOPMENT, INFRASTRUCTURE, AND TRADE ORDER UPDATE
Kampala Capital City Authority (KCCA) is shifting gears again, this time with a harder edge on trade order and a clearer push for how the city should look, move, and…
Minisita ayimirizza bbaasi za kampuni ya Nile Star
Minisita omubeezi ow’ebyentambula Fred Byabakama ayimirizza bbaasi za kampuni ya Nile Star okumala ebbanga lya mwezi gumu nga tezisaabaza bantu oluvanyuma lw’okukizuula nti obubenje bwonna obuzze obugwa ku makubo buvudde…
Bannansi ba Nigeria babiri bakwatiddwa Poliisi y’ensi yonna wano mu Uganda
Bannansi ba Nigeria babiri bakwatiddwa ku biteeberezebwa nti bakukusa enjaga nebagitundira mu Uganda. Bano Poliisi y’ensi yonna ebakwatidde Kisoro mu ggombolola ya Nyakabande mu muluka gwe Gasiza ng’okukwatibwa kiddiridde abatuuze…
Bannansi ba Rwanda Babiri bakaligiddwa ekibonerezo kya kusibwa emyaka 3
OMWEZI 5/5/2026 Bya Mugula Dan Bannansi ba Rwanda babiri, Festo Katanye Mugabe ne Nathan Karamuzi Kadogo ababadde balimba abantu nti balina eddagala eriwonya mukenenya era nebalibaguza obuwanana bw’ensimbi bakaligiddwa ekibonerezo…
Enteekateeka za Museveni okulayira ziwadde
Minisitule evunanyizibwa ku nsonga zo mukulembeze we ggwanga efulumiza entekateka ezinagobererwa nga omukulembeze we ggwanga Kaguta Yoweri Museveni alayira okukulembera Uganda ekisanjja ekyo musanvu. Nga emikolo egy'okulayira gyakubawo nga 12…
Abantu musanvu bafiiridde mu kabenje e Nwoya akaabaddemu bbaasi ya Nile Star
Abantu musanvu bafiiridde mu kabenje e Nwoya akaabaddemu bbaasi ya Nile Star Omwezi gwokutaano 4, 2026 Abantu musanvu bakakasiddwa nga bafudde oluvanyuma lw’akabenje akagudde ku luguudo akatta abantu nga kazingiramu…

