Masaka Banyarwanda basabye Museveni Addemu Okwetegereza ensonga z’abanyarwanda mu Kabineti Oluvanyuma lwa Muganga Okugaanibwa Palamenti.
Masaka Banyarwanda basabye Museveni Addemu Okwetegereza ensonga z'abanyarwanda mu Kabineti Oluvanyuma lwa Muganga Okugaana. Bannakibiina kya Banyarwanda mu bitundu by’e Greater Masaka balajanidde omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni addemu okwetegereza…
Sydney Gongodyo’s Mother: He was Returning Home to Take His Sister to Nabisunsa Girls School.
The funeral of Uganda Cranes rugby player Sydney Gongodyo was marked by heartbreaking scenes on Sunday as his mother broke down while delivering an emotional tribute to her slain son.…
Yiino entuumu ya kasasiro eri mu maka ga bantu-Hajjat Sharifah Buzeki alabudde.
7/6/2026 Hajjati Sharifah Buzeki ne ttiimu ya KCCA n'ekitongole ki IC Care, n'abasolooza kasasiro, ne Bakansala n'a bakulembeze b’ebitundu, n’abantu b’e Kasanvu e Makindye baggyawo ekifo ekisuulibwamu kasasiro ekyabaddewo mu…
OMUKISA OMUNENE! UPDF Etaddewo Ennaku z’okuyingiza abavubuka mu Magye mu ggwanga lyonna.
5/6/2026 Eggye lya UPDF lilangiridde omulimu gw’okuwandiika abantu 10,200 abagala okuyingira amgye mu ggwanga lyonna okuva nga July 20 okutuuka nga August 1, 2026, era ne kirabula abasaba ssente eri…
Ababaka ba NUP bazize olutuula lwa Palamenti Pulezidenti M7 lw’agenda okwetabamu
Ababaka ba Palamenti ab’ekibiina ki @NUP_Ug bategeezezza nga bwebazize olutuula lwa Palamenti olwaleero Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni mwagenda okwogererako eri eggwanga mu butongole. Ayogerera oludda oluvuganya gavumenti era omubaka…
Olutalo wakati wa Dr Muganga n’amyuka Sipiika wa Palamenti, Thomas Tayebwa lukyalanda.
Amyuka Cansala wa Victoria University, ReachDrMuganga avuddemu omwasi ku by’obutuuze bwe obutankanibwa nga buno kuliko obwa Rwanda, Canada ne Uganda. Dr, Muganga ategeezezza nti kino ssi kyekyamulemessa okukakasibwa ku Bwaminisita…
Abadde omubaka wa America asiibuddwa Pulezidenti M7
Abadde omubaka wa America mu Uganda, H.E. William W. Popp amalirizza emirimu gye mu Uganda era asiibulwa mu butongole nga asiibuddwa omukulembeze w’eggwanga KagutaMuseveni . Omukolo gw’okumusiibula gubadde mu maka…
Omugagga nayini Ovino Shopping mall awabidde abapangisa mu kkooti
Omugagga nayini kizimbe kya Ovino Shopping mall awabidde abapangisa mu kkooti ng’abalumiriza okulonda akakiiko nga takkirizza. Akakiiko kano kaalondebwa oluvannyuma lw’olukiiko okudukanya n'okuma ekizimbe kino nga kiri mumbeera nungi Kyadaaki…
Entaana ya Paul Kafeero
Entaana y’omuyimbi, Paul Kafeero esimiddwa enkya ya leero nebafuna ekitundu ku bisigalira bye nga kino kya kukozesebwa okukebera endagabutonde okusala eggoye ku baana ba Kafeero n’abatali. Bino bikakasiddwa minisita Balaam…
Ekirwadde kya Ebola kyongedde okuwanika amatanga
Ekirwadde kya Ebola kyongedde okuwanika amatanga nga kikakasiddwa nti kyesozze Kampala ne Wakiso. Okusinziira ku batwala eby'obulamu mu ggwanga, abantu 9 bebaakazuulwamu ekirwadde kino nga 9 baasangiddwa Kampala ate omu…

